BOGERE EPISODE 56

Поделиться
HTML-код
  • Опубликовано: 28 мар 2025
  • Mutusonyiwe naye tutuuno.

Комментарии • 289

  • @osugwalibonny8604
    @osugwalibonny8604 3 года назад +2

    Dube ye ayagala biintu kitegeeza Francis muwase wajjo😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅

  • @kiberuedrine3655
    @kiberuedrine3655 3 года назад +2

    Hahaha hahaha hahaha naye banange sajjabi nti ebintu bajja kubireta naffe tubikomyewo hahaha.

  • @phoebenansubugakisekkaphoe3843
    @phoebenansubugakisekkaphoe3843 3 года назад +2

    Musomesa muntufu oyo Nakanyiza woooow Nakanyiza ur looking beautiful darling

  • @maureennabunya4421
    @maureennabunya4421 3 года назад +9

    Eeee Salima kyava yakwanye mukwano gwa Boogere, Salima is really a great friend

  • @Haddy-Omusirise
    @Haddy-Omusirise 3 года назад +1

    Kyokka Nakayiza agambye Sajjabbi nti afanana ekisolo nange nendabira ddala ngakifanana 😅😅😅😅😅

  • @zaitunmukyala6677
    @zaitunmukyala6677 3 года назад +2

    Naye nakayiza banange 😂😂😂😂😂mbu tolabye bano

  • @shalawisekabembe5963
    @shalawisekabembe5963 3 года назад +13

    please temubuuka bulango for support

  • @richardrich685
    @richardrich685 3 года назад +2

    Warai Ssajabbi berela mugezi nga abwana bwomusota odde mangu ewa maama bogere mukyalo kuba yakwagala ebitufu vaa kwono mulya bisike Nakayiza

  • @kinturazak9728
    @kinturazak9728 3 года назад +1

    Sajjabi ne team to musomesa yabagambye Nakayiza nga muwakana

  • @aishanan5887
    @aishanan5887 3 года назад +2

    Oba muzeeyi kiryowa asobola okutambulira mukikubo kubanga entambula ye yetaga kutambulira mu kisaawe awagazi kyesimanyi nti oba nayo act oba yiye nga kiryowa

  • @queenmariam4932
    @queenmariam4932 3 года назад +7

    Wama we missed this episode 😢 here we go😀😃😄naye musomesa simanyi lwaki nkuwalana 😀bananage omukazi kitonke kifansalila labayo Nakayizza wanyilidde 😁😁Bambi kii mama Kikyali mboko bananage abakyala twefeko ☺

    • @namubirunteddie3539
      @namubirunteddie3539 3 года назад +1

      😆😆😆😆😆😆😆😆Kati musomesa akozeeki banae😂😂😂okwetunga kubantu

    • @queenmariam4932
      @queenmariam4932 3 года назад +1

      @@namubirunteddie3539 lwaki awagila embaga yaa Nakayizza ne Sajabi😪😪😪omusaja alina olugezii gezzii😏😏😏

  • @halymahajjarahnamatovunamu6945
    @halymahajjarahnamatovunamu6945 3 года назад +6

    Team nakayiza weyayuuu kukayilwa byetutalidde

  • @harrietsoniah3073
    @harrietsoniah3073 3 года назад +5

    Mwebale kusomanga comment zaffe ate nezidamu

  • @hafsahafssa8840
    @hafsahafssa8840 3 года назад +1

    Musomesa osanyusa okusaba kufuka okusaba sapuli nefuka sapuli naye onyumira bambi

  • @harriethopecissy3012
    @harriethopecissy3012 3 года назад +2

    Mbu ebintu mujakubigula mubilete ffe tubibaletere wano" Ssajjabi's voice" haaaahaa olwo ani anaba awasa.

  • @kiberuedrine3655
    @kiberuedrine3655 3 года назад +2

    Hahaha hahaha hahaha hahaha naye banange sajjabi nti ono si Nakayiza ono ye Nakayima. Sajjabi yoyo Naka wange omu bwati. Hahaha

  • @ruthelizabeth7791
    @ruthelizabeth7791 3 года назад +1

    Tusubidwa emboozi eri mubali okulya😆😆😆

  • @maggiekaitetsi2228
    @maggiekaitetsi2228 3 года назад +10

    Ekyituufu Nakayiza anyumidde mumaka Gomulangila ...who else sees that team online?

  • @kiberuedrine3655
    @kiberuedrine3655 3 года назад +1

    Hahaha hahaha hahaha naye banange nange kaneyunge kubasekerede musomesa. Nga abagambye nyi oyo Nakayiza ayisewo nebawakana wabula Naka ekitufu onyiride.

  • @bonasarah5067
    @bonasarah5067 3 года назад +1

    Owe kitibwa mulangira am demanding kigenya agenya

  • @nankabirwaveronicah804
    @nankabirwaveronicah804 3 года назад +20

    Team kinyuba mujebale ko ba dia never loose hope everything is possible in GOD's name.

  • @wamagaleali9548
    @wamagaleali9548 3 года назад +4

    Hahaha bamusekerede kyoka nga mutufu

  • @sanyorgg499
    @sanyorgg499 3 года назад +3

    Banange Naka omyansa luno haha 😄

  • @sharifahnamatovu1802
    @sharifahnamatovu1802 3 года назад +2

    Nakayiza 🤣🤣🤣ekyalo komere wamma todayo

  • @habibumusayigwabobiwine1265
    @habibumusayigwabobiwine1265 3 года назад +2

    Am team nakayiza here say hi to me

  • @abrilflorence3800
    @abrilflorence3800 3 года назад +16

    Praise God members, Bambi let's give credit to bakayimbira, they're so professional Bambi and they read and listen to us, thanks for 56 and reading our comments 🙏

    • @shillahflower132
      @shillahflower132 3 года назад +1

      Okeera bby😂

    • @abrilflorence3800
      @abrilflorence3800 3 года назад +1

      @@shillahflower132 😂 😂 Ate nkole ki Kyoka mbeera busy bitya 😂 Naye kuba bakayimbira nfirawo

    • @shillahflower132
      @shillahflower132 3 года назад +1

      @@abrilflorence3800 thanks fo supporting dear🥰

    • @nakiyingilynet1984
      @nakiyingilynet1984 3 года назад +1

      For sure they are da best

    • @abrilflorence3800
      @abrilflorence3800 3 года назад +2

      @@nakiyingilynet1984 mwana gwe they listen to us Bambi

  • @nakagwaesther6680
    @nakagwaesther6680 3 года назад +5

    Wabula kiri wano 🤣🤣🤣🤣🥰🥰

  • @hamikayzhamidah8593
    @hamikayzhamidah8593 3 года назад +5

    Nakayizaaaaaa.......🤣🤣🤣🤣🤣eno family emalako stress

  • @osugwalibonny8604
    @osugwalibonny8604 3 года назад +2

    Nze njagala kulaba contribution ya sajjabbi kumukolo gwa mutabani we 🤣🤣🤣🤣🤣ayinza nokuba nga takilina mubilowoozo ye kasita afunye emere 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂Bwataleete bukoppa🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣

  • @namukisastella8172
    @namukisastella8172 3 года назад +4

    Nakayinzaaaaa in ssajjabi's voice 😂😂

  • @abrilflorence3800
    @abrilflorence3800 3 года назад +4

    😂 😂 Rubaga ne Namirembe kata binzite banange yesterday's episode I repeated it 5times 😂 kumbe wano webyavude 😂 rubaga namirembe

  • @joanbabirye1383
    @joanbabirye1383 3 года назад +4

    Wabula mwabadde mutusubiza episode eno 🤣🤣🤣🤣😹😹😍kuba tandikidewo okuseka

  • @rosemarry385
    @rosemarry385 3 года назад +2

    Naye basajja mwe😂😂😂😂😂

  • @kabandabogere9038
    @kabandabogere9038 3 года назад +1

    Really uganda has talent 👏👌🙌😳😍

  • @aishanabiry7804
    @aishanabiry7804 3 года назад +1

    Naye bogele toswala NGA bulikimu bakyija luda lwamukazi wabula Oli mufunyo kozi oyagala kunyaga

  • @mummyduton6794
    @mummyduton6794 3 года назад +4

    Nakayiza gwe aliko Big up

  • @kisakyebecky8044
    @kisakyebecky8044 3 года назад +5

    But when ever we complain you give us what we have asked for.mukama akuwe omukisa mulangira 🤓😆

  • @nakiguddeallen3329
    @nakiguddeallen3329 3 года назад +2

    🤣🤣🤣🤣 nze sanyi kyakubagamba naye nga mwebale kutuweleza

  • @sanyorgg499
    @sanyorgg499 3 года назад +3

    Kisolo kyenyini naye banange Nakayiza 😂😂😂😂

  • @fazirmugisha1743
    @fazirmugisha1743 3 года назад +2

    Ssajabi oyeeeeeeee
    Ndi team Ssajabi
    Obuwombeefu obwe'rkitaalo yarabi😀😀😀

  • @christinenaki6118
    @christinenaki6118 3 года назад

    Bambi Florence Bogere takwagala ayagala sente.

  • @pollinenankinga4426
    @pollinenankinga4426 3 года назад +1

    Nakayiza and ssajabi 😁😁😁🤣🤣🤣🤣😅😅😅😅😅😅😅😅

  • @nasfhzabnoot1969
    @nasfhzabnoot1969 3 года назад +1

    Naye mwawomerwa ekimmere hop🥰😋😋

  • @nabiryebabra9882
    @nabiryebabra9882 3 года назад +2

    Kyendabye ku Nakayiza obulungi kwefako

  • @akankwasaangel1083
    @akankwasaangel1083 3 года назад

    🤓🤓🤓🤓🤓🤓🤓🤓kyoka bogere wekaza mbu Joshua akuwe muganda we , team kyalo banange 🤓🤓🤓🤓

  • @edithnansubuga4398
    @edithnansubuga4398 3 года назад +1

    Mwatulyazamanyiza ku doboozi nga balya 😐 Oba Ssajjabi yabadde agambaki sis wa Dr Rachael 🤣🤣🤣🤣🤣🤣

    • @bakayimbiradramactors
      @bakayimbiradramactors  3 года назад

      Anti awo we waali Kenny Rogers sound. Ate bwe tumala encoding biba byona byegasse nga okujamu ekimu byonna birina kusirika. You mute all the sound. Naffe twalumiddwa nnyo. But in case you want just a DVD WE HAVE THE ORIGINAL.

  • @cosmascmbk9707
    @cosmascmbk9707 3 года назад +2

    Thx for uploading bannaffe,
    Bambi maama Boogere asubiddwa ekimere

  • @harrietsoniah3073
    @harrietsoniah3073 3 года назад +3

    Salma u were smart bambi in this movie en she is so beautiful,

  • @nankabirwaveronicah804
    @nankabirwaveronicah804 3 года назад +2

    Kati lwaki Kayiza wenzinza nkusaside

  • @maggiekaitetsi2228
    @maggiekaitetsi2228 3 года назад +3

    😂😂😂😂😂Naye Nakayiza your of all seasons

  • @habibumusayigwabobiwine1265
    @habibumusayigwabobiwine1265 3 года назад +3

    Live From United States Of Naggalama town

    • @bakayimbiradramactors
      @bakayimbiradramactors  3 года назад +1

      Owe Naggalama wereza 7500. Ha oba nyingi. Kyonna kye kiri sente tezitwawula.

  • @stellakats4627
    @stellakats4627 3 года назад +2

    Thank you so much twali twasubwa okulaba sezaala ku ku buko mumpale enyimpi 😃😃😃😃

  • @nakiryaflorence9543
    @nakiryaflorence9543 3 года назад +1

    Naye this family ov sajjabi mbu mujjakujja mulete ebintu ewaffe gyolinga bogere ye mukazia ani asese nganze🤣🤣🤣🤣🤣🤣

  • @Nankingahaulah
    @Nankingahaulah 3 года назад +1

    Wabula ssajjabi onseseza ssebo omuwala Yaba aleeta ebintu ewuwo😂😂😂

  • @aireenkk3299
    @aireenkk3299 3 года назад +2

    Thanks mr. Senkubuge plus entire group mutukola bulunji

  • @namugularitah8232
    @namugularitah8232 3 года назад +1

    Kugulu asekera ne dibbu lye

  • @nassangashamimu3782
    @nassangashamimu3782 3 года назад +1

    Nakayiza🤣🤣🤣🤣but mwebale kuwulila MULANGA gwaffe nemukatutelayo

  • @aishanan5887
    @aishanan5887 3 года назад +2

    Sikanakayiza naye sajjabi nabantu bbo muswaza

  • @ebifahellen9128
    @ebifahellen9128 3 года назад +1

    It's kugulus smile for me 🤣🤣

  • @phoebenansubugakisekkaphoe3843
    @phoebenansubugakisekkaphoe3843 3 года назад

    Hahahahaha if okukoma kumunabo wabula obunaku kibinnyoo singa mubande nesente kati singa mubwetusako

  • @tusingwireprigrime2591
    @tusingwireprigrime2591 3 года назад +2

    Sajabi kilabika oyagara muto wa reachel😂 edyo liso

  • @omuzirangosn6512
    @omuzirangosn6512 3 года назад

    Buli wendaba ssajjabbi mulabamu nga kitange kubanga bafaanagana era omutima gumbeera wamu wadde ndi wala 🙏

  • @mummyduton6794
    @mummyduton6794 3 года назад +2

    Sajjabi olabye nyo kubanga Nakayiza Ali mu love ne mulangila😁😁😁😁♥️

  • @jetjannyshanny745
    @jetjannyshanny745 3 года назад +1

    Kyinuma nti salima takyali mukwano gwa Florence .naye Nakayiza 🤣😁😁😁

  • @maryammalekana3162
    @maryammalekana3162 3 года назад +3

    Finally 💝💝💝💝💝💝💝💝💖💓

  • @muralichriss132
    @muralichriss132 3 года назад +5

    I love kugulu

  • @shanitahdimple6968
    @shanitahdimple6968 3 года назад +2

    2 minutes nangenda leero nkedde

  • @musaziester2715
    @musaziester2715 3 года назад +2

    Bakayimbira Above ordinary Bigup Guyz you Seriously make us Happy

  • @hamikayzhamidah8593
    @hamikayzhamidah8593 3 года назад +1

    Ate kalanzi my clan mate olina olugambo nga kugulu

  • @namugularitah8232
    @namugularitah8232 3 года назад +2

    Ekibanjja bakitambudemu🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣

  • @janemukisa1673
    @janemukisa1673 3 года назад +3

    Am present sir🙋

  • @shillahflower132
    @shillahflower132 3 года назад +2

    Eeee Nakayiza Ssajabi akuyitako kati🤣🤣🤣takyakumanyi

  • @winniewinnie6785
    @winniewinnie6785 3 года назад +1

    Ebigambo byetwagala okusiinga obuyimba bambi

    • @bakayimbiradramactors
      @bakayimbiradramactors  3 года назад

      Yeah era twafunye obuzibu kubanga biba bimaze okusikibwa ne byegatta wamu. Okujjamu akayimba nebigambo mye. Naye ekyo kyawedde.

    • @winniewinnie6785
      @winniewinnie6785 3 года назад

      @@bakayimbiradramactors naye mwebale kutuwereza kuba nze bunkolera

  • @mumyjayden4362
    @mumyjayden4362 3 года назад +2

    Kugulu alina smile😁😁

  • @irene2567
    @irene2567 3 года назад +1

    Nate ssajabi ojoga oyagala ate abazadde bomuwala bebabawa ebintu byemunabawa mujooga 😂😂😂😂dala kituffu obwavu bulwadde bwenyini😂😂😂😂😂

  • @helenapimer7178
    @helenapimer7178 3 года назад +2

    Kati kiryowa yafukira ddala asikali

  • @hamidahkalemanaz1316
    @hamidahkalemanaz1316 3 года назад +1

    The way I love Mr kilyowa God know ❤

  • @MumekiMediaHub
    @MumekiMediaHub 3 года назад +2

    Where is Dr reachel now days banaye

  • @kinturazak9728
    @kinturazak9728 3 года назад +2

    I can't stop teething bse of musomesa

  • @wamagaleali9548
    @wamagaleali9548 3 года назад +1

    Banange musomesa

  • @fatimahassan5163
    @fatimahassan5163 3 года назад

    Nakanyizaaaa lwaki sajjabi omutabula obwongo

  • @estherkirabo4212
    @estherkirabo4212 3 года назад +2

    I can pay million $ for for this kind of laughs

  • @marimm4061
    @marimm4061 3 года назад +1

    🤣🤣🤣🤣naye akasaja kakalazi oba kubano ani akazala kaliko olukona ate katabula kagunyiriza😂

  • @isabellabella2297
    @isabellabella2297 3 года назад +2

    Whether it comes before or after we still watch it with too much love 🥰🥰🥰🥰

  • @harriethopecissy3012
    @harriethopecissy3012 3 года назад +1

    Eeeeeeee banange Nakayiza abayiseko kyoka ne Ssajjabi naye tamutegedde hoooooooo

  • @kevinbirabwa7075
    @kevinbirabwa7075 3 года назад +2

    Groly be to God for the gift of life we hv.Thank u so much Bakayimbira dramactors for the great work done we appreciate your effort

  • @shabiemystie4100
    @shabiemystie4100 3 года назад

    Nange ntuuse neera wade am very late 🤗

  • @shanitahdimple6968
    @shanitahdimple6968 3 года назад +1

    Sajjabbi ku musooli ne fok 😂😂😂

    • @violet3697
      @violet3697 3 года назад +1

      🤣🤣🤣🤣anzisiza enseko

  • @nagawajoyce2375
    @nagawajoyce2375 3 года назад

    Bakayibira muli teletedi naye kimalamu amanyi tungeda wa sale😪😪😪

  • @kasanvu
    @kasanvu 3 года назад +2

    Credits to this group. Atleast i havent seen any reflectors yet. This is true M.D.D. naye musawo Rech ebyaddala mulazi Mulungi.
    Thanks
    #Polo

  • @bettynansubuga6506
    @bettynansubuga6506 3 года назад

    Banange nakayiza akyala nga bawalabu nebyenkya abikyala lumu omukazi omufumbo

  • @abrilflorence3800
    @abrilflorence3800 3 года назад +2

    😍 😍 Banange ekitooke kifa nsalira naye Nakayiza is so beautiful and smart 😂 😂 wama musomesa olabye bulungi wama, yezu wo akola even ssajjabbi tamanyi mukazi we

    • @mummyduton6794
      @mummyduton6794 3 года назад

      Omulabye nakayiza musomesa yeka yamutegedde 😁😁😁

    • @ezzramugara183
      @ezzramugara183 3 года назад +1

      Siwulirangako Nakayiza ayogera Luzungu 🤣🤣

    • @abrilflorence3800
      @abrilflorence3800 3 года назад

      @@ezzramugara183 😂 😂 😂 😂 😂 😂 Bali bafu

  • @namubirunteddie3539
    @namubirunteddie3539 3 года назад +1

    😆😆😆😆😆😆Ummm wamma musomesa omukristu wo omumanyi bano basese katono bafe.
    >>😂😂😂Ono owa kasaati ka blue ye Japan😂😂😂
    >>Ahaaaaa sajjabi u want to re-marry Nakaiza😆😆😆😆😆😆

  • @namubirunteddie3539
    @namubirunteddie3539 3 года назад +1

    Banae eno enkoona ya kalanzi si njereere lugezigezi lusa😂😂😂
    >>Nakayiza bulijjo mukyalo wekoza kumbe omanyi nokuwandiika😳😳😳oba amaanyi gomukwano galeese okuyiga okuwandiika😂😂😂😂😂😂

  • @irene2567
    @irene2567 3 года назад +1

    Nze nga ssenga wa Florence bagele sakusima yadde nakamu😂😂😂

  • @phoebenansubugakisekkaphoe3843
    @phoebenansubugakisekkaphoe3843 3 года назад

    Ssajjabi nga omagamaga kiki

  • @mwanjemohamed8169
    @mwanjemohamed8169 3 года назад +2

    Thanks mulangira for our part

  • @aishanamala6883
    @aishanamala6883 3 года назад +2

    Mr up loader thank u so much we really appreciate

  • @maureennabunya4421
    @maureennabunya4421 3 года назад

    Boogere nakukyawa okuva lwoli nti Florence omwagalako sente

  • @babiryejanifer1272
    @babiryejanifer1272 3 года назад

    Naye ssajjabi olinga eyazaala omuwala naye mukama